-4-
Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni
29 - Ramadan - 1441 AH
22 - 05 - 2020 AD
12:20 pm
Okusinziira ku ssaawa entongole eza Mecca (mama wa tawuni zzonna)
___________________
Okuva ew'omufuzi wa Allah ku'nsi zzonna eri Xi Jinping Prezidenti wa China
Mulinnya lya Allah, ow'ekisa asinga okusaasira, emirembe gibeera ku babaka n'amatendo gabe ga Allaah, omulezzi we'nsi zzonna.
Abange abaagarwa bange abatuukirivu abakulembelamu abampagila mu'nsi zzonna, muteeke nnyo essila kubiwandiiko ebyawandiikibwa ebikwaata ku Corona virus, era mu nnaku zino muteeke essila na'amanyi mukubunyisa ekiwandiiko kye'nnawandiika n'omutwe:
Corona Virus n'ekiwandiiko ekisalawo ekitali kyakutwaalibwa nga ekyo'okuzannyisa
https://mahdialumma.net./showthread.php?p=329951
Era mumanye mwe n'okumanya okukakafu nti mukkyo (mulimu) okuwonya okw'ekyo ekiri mubifuba n'ekisa eri abakkiriza, era Allah YE'mujjulizi era omuteesiteesi eri ebyo nze byenjogera, okujjako eri oyo eyagaanye era neyekuluntaza nga amazima gamaze okumweyoleka. Kale temunyolwa eri begusinze n'abo abeekuluntaza, era muviire abo abantu abatari'benkanya nga ekkubo ely'amazima elidda eri omulezzi w'abwe welifuuka elyeyolefu eri bbo tebalikwaata olw'okwekuluntaza n'obubuze, awo bajja kwekoowolera okuzikilira.
Era tebalisaanga okujjako Allah omukuumi oba omuyaambi okuwugula okukyunya KWE okuva ku bbo ebbanga lyebamala ngabeeyisa ngabeekuluntaza eri omuyita w'ensi eri Allaah, aayita okugoberela ekitabo KYE, Qurani eyamaanyi, ekisa eri ensi (zzonna)..
Era buli'omu agaana ekisa kya Allah nga kiva mukwekuluntaza eri omufuzi n'omuweereza wa Allah, Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, omufuzi wa Allah Omunene mukitabo, waliyo kw'oyo okukyunya okusingawo obukakkari okuva ewa Allah.
Bayinza batya okweeyisa ngabeekuluntaza eri omufuzi wa Allaah! Awo, beebo abajja okufuna kukugabana kw'okukyunya olw'okulimbibwa kw'okwekuluntaza kwaabwe, nga bali mumaaso ga Allah, nga baswaaziddwa era nga tebayina mugaso. Nga kikwatagana n'ekigambo Kya Allah, Ayimusiddwa:
أَوَمَن كَانَ مَيْتًا فَأَحْيَيْنَاهُ وَجَعَلْنَا لَهُ نُورًا يَمْشِي بِهِ فِي النَّاسِ كَمَن مَّثَلُهُ فِي الظُّلُمَاتِ لَيْسَ بِخَارِجٍ مِّنْهَا ۚ كَذَٰلِكَ زُيِّنَ لِلْكَافِرِينَ مَا كَانُوا يَعْمَلُونَ (122) وَكَذَٰلِكَ جَعَلْنَا فِي كُلِّ قَرْيَةٍ أَكَابِرَ مُجْرِمِيهَا لِيَمْكُرُوا فِيهَا ۖ وَمَا يَمْكُرُونَ إِلَّا بِأَنفُسِهِمْ وَمَا يَشْعُرُونَ (123) وَإِذَا جَاءَتْهُمْ آيَةٌ قَالُوا لَن نُّؤْمِنَ حَتَّىٰ نُؤْتَىٰ مِثْلَ مَا أُوتِيَ رُسُلُ اللَّهِ ۘ اللَّهُ أَعْلَمُ حَيْثُ يَجْعَلُ رِسَالَتَهُ ۗ سَيُصِيبُ الَّذِينَ أَجْرَمُوا صَغَارٌ عِندَ اللَّهِ وَعَذَابٌ شَدِيدٌ بِمَا كَانُوا يَمْكُرُونَ
صدق الله العظيم [الأنعام: 122-124]
Abasirikale ba Allah abatalabwa, abatasobola kulabwa n'eriiso elyereele olwa sayizi ya'abwe entono ddala, bakya simbudde olutalo lwabwe olw'ensi (yonna) ewatari kuyimirizaamu ekiro n'emisana, essaawa 24 o'lunaku, ewatari kuwwummula era tebukakkanyaamu yadde. Bweebwo bwebayita Corona virus, era Kyo ssi' ddala Corona virus, naye nga okufaanagana okwelaga mu nkula ne virus ze'babadde bamanyi bbo (bannasayansi) kya'balimba muntandikwa.
Naye nga, yo yanjawulo ddala mubutoffaali (genes) ne'neeyisa, naye erinya lyaayo ‘Corona’ nga bwebajilowooza okubeera mu kusooka, kyatwaala okukulembela mumikutu (gy'amawulire) era ky'ali kumimmwa gyabulimuntu yadde nga kyanjawulo ddala ne virus endala zzonna.
Ate'nga, mukusooka yali efaanana munkula ne zi'virus endala naye ate munkula y'obutoffaali (genetically) nga yanjawulo, era nze ndayira ne Allah O'OYO ewatari katonda okujjako YE, O'OMU assukkuluma amanyi, nti virus eyo njawufu era yeeyawudde mu bitonde ebiyina obulamu, era nga ekilindilira okujja ky'ekisinga obwakabenje n'obukaawu, era kilibeera ekibi ekisaasana ewala ba dokita (doctors) bonna kyebajja okukuba omugongo mu kukiviira.
Sso'nga, yo kitonde ekiyina obulamu ekipya eri abantu, era nga eyonoona sayansi wa phizikisi w'ebyobusawo, era ejja kufuula okumanya kw'abantu okukwaata ku sayansi wa phizikisi w'ebyobusawo okwenkama zeero (zero oba nooti) nga bwebatajizingilamu mukumanya (kw'abwe).
Ate nga virus enkakkari ejja, mu'yyo bajja kubeera mu butasuubira, y'enkambwe ennyo mu maanyi n'obuyinza mukukyunya kw'ayo okusembayo, ssi ku levo ya sistiimu y'okussa yokka naye tewari kugeraageranya wakati wa Covid-19 virus ne virus enkakkari ejja, OwangeXi Jinping Prezidenti wa China, gwe awoza nti mwe mukakkanyiza okukyunya kwa Allah, omulezzi we'nsi zzonna, Atiibwa era ayimusiddwa mubitiibwa ye YE, era bbo bamanyi nti bee'balimba.
Era nze mbawa amawulire ag'ekika Kya virus ekipya eri abatakkiririza mu Katonda mu china n'abo abalinga bbo mubegusiinga mubakulembeze ba'abantu n'abakozi beebikyaamu bonna n'abakola effuga'bbi. Eyo ejjakubeera ya laddu era nga virus nkakkari nga y'esinga okutiibwa mu virus zzonna, esinga obuyinza era esinga amaanyi mu (kuwa) ekibonerezo ekigezesa.
Mazima, tewari kugeraageranya wakati wa'ayo n'eyo jebayita covid-19, nga ye virus okuva ku yo amajje ga bannasayansi be'ebyobusawo gyebajja okukuba omugongo mukujidduka (nga bajiviira) baleme kujiddila. Bajja kuwangulwa bonna okutwaaliza'awamu. Sso'nga ekitongole ky'ensi yonna eky'obulamu (World Health Organisation) kijja kugwa era kifuuke kyeerere era kigwe mu kusebengera okwannamaddala era tebajja kubagasa na'kintu kyonna okuva kukinonerezo kya Allah era tebajja kubayamba oba bbo okweyamba.
Kale wulira, wuliriza ekyo era otegeele ekyo kyengenda okukugamba: zino virus empya ziyina omukulembeze owa'amaanyi mwe gwemutayinza kwenkana oba okumwegerageranyaako, O'OYO ye Katonda. Abasirikale be abatono batwaala ebilagiro okuva butereevu ku YE okuyita mwebyo byababuulira kumwooyo era bakole ebyo ebibalagiddwa okuva kunsibuko ye'ebikolwa, nga ye kommanda (Commander) assukkuluma ku'bbona.
O'OYO ye mulezzi wo, owawaggulu asinga mubwaaguuga bwa'amaggulu n'ensi. Ye abuulira kumwooyo butereevu eri abasirikale be abatono ekyo bbo kyebayina okukola era bbo bakola nga bwebalagiddwa, era YE a'ali nnabo n'ebigambo by'amaanyi ge (ekigambo "Kibe") Ayimusiddwa ye YE.
Bwatyo YYE Allah, omulezzi we'nsi zzonna, nti mwe mukwaate ekkubo ekyaamu nga mumukolako ebitasaana (blaspheming Him) Owaaye Prezidenti wa China, Xi Jinping, Oyo eyalangilira olutalo ku Allah, eddiini YE, Qur’an YE, nekubasilaamu be'china mulujjudde era mulwaatu mu kitangaala ky'emisana (broad daylight), naggalawo emizikiti gyonna mu China.
Ssebo yaziyiza n'okuziyiza abasilaamu okuva kukusaalira ewaka w'abwe n'ayokya n'ekitabo kya Allah, Quran ennenne, mu bukaambwe n'obutali bwenkanya!
Owaye Prezidenti wa China Xi Jinping wuliriza ekyo era otegeele ekyo kyengenda okukugamba na'amazima, nze ndayira ne Allah, Omunene, nti ojja kuggulawo emizikiti ng'oli mw'abo abawoombeefu. Era n'abo bbonna aba'ggala emizikiti n'ekyekwaaso ekya "emiteeko gy'okwekuuma" (‘protective measures’) bee'sobezza era nkakasa bali ji'ggula era badduke eri gyo, mazima nze ndi wa'amazima era mulituuka nemukimanya.
Kale nno abange mwe abatuukirivu abakulembelamu abampagila okuva mu'nsi zzonna, muteeke essila limu ku kufulumya ebiwandiiko byaffe ebisatu ebikwaata ku Corona virus, ekisinga obukulu ky'ekiwandiiko kye'nnawandiika n'omutwe:
Corona Virus n'ekiwandiiko ekisalawo ekitali kyakutwaalibwa nga ekyo'okuzannyisa.
https://mahdialumma.net./showthread.php?p=329951
Era mwe mumanye n'obukakafu nti mukkyo mulimu okuwonya okw'ekyo ekiri mubifuba, n'obulunggamu n'ekisa eri abakkiriza.
Emirembe gibeera ku babaka, n'amatendo gabe ga Allaah, omulezzi we'nsi zzonna.
Omufuzi era omuweereza wa Allah, Imaamu Mahdi Nasser Muhammad Omu'Yemeni.
________________________
Ensibuko : https://mahdialumma.net./showthread.p...84#post_330284