Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni

13 - Rabi Akhir - 1445 AH
October 28 - 2023 AD
06:56 am
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza [Mecca] mama wa tawuni (zonna))

_____________

..Olwomukaaga, nga musanvu mu mwezi gwa October lukyagenda mu maaso ng’olunaku olubi ennyo eri sitaani z’abantu n'okusalawo kwa Allah O'Omu, Afukamiza

Mu'linnya lya Allah Omu, Afukamiza, essaala y’okusonyiwa n’emirembe gibeele ku mulonde Muhammad omubaka wa Allah, (eyajja) ne Quran enkulu; Obubaka bwa Allah eri bombiliri abee'ttisse ebibi (abantu nama'jjinni), awo ekyo nga kiwedde..

Olwo'mukaaga, nga musanvu mu mwezi gwa October lukyagenda mu maaso ng’olunaku olubi ennyo (eri sitaani z’abantu), ate nga (lumu) ku buwanguzi (obuli) ku buwanguzi (obulala) n’okusalawo kwa Allah, Omu, Afukamiza. Abange mwe ekibiina kye'eggye ly’abakkiriza (abeewaddeyo) okununula Palestine, temulowooza nti muli mwekka era ffe tetwagala kubasendasenda, era mumanye nti obuwanguzi buva wa Allah yekka, era mumanye bulungi nti Allah bw’abayamba tewali n'omu asobola kubawangula ne bwe gakunŋŋaana amaggye gonna aga sitaani z’abantu, Kubanga Allah ali na'mmwe, Ye Mukuumi wa'mmwe. Omukuumi Omulungi ennyo era Omuyambi Omulungi ennyo, temunaffuwa era musabe emirembe nga yemmwe musingako (mu'maanyi), era mu'jjukire ekigambo kya Allah Owa'waggulu Asingayo: [Mohammad] 47:1-11
{الَّذِينَ كَفَرُوا وَصَدُّوا عَن سَبِيلِ اللَّهِ أَضَلَّ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿١﴾‏ وَالَّذِينَ آمَنُوا وَعَمِلُوا الصَّالِحَاتِ وَآمَنُوا بِمَا نُزِّلَ عَلَىٰ مُحَمَّدٍ وَهُوَ الْحَقُّ مِن رَّبِّهِمْ ۙ كَفَّرَ عَنْهُمْ سَيِّئَاتِهِمْ وَأَصْلَحَ بَالَهُمْ ‎﴿٢﴾‏ ذَٰلِكَ بِأَنَّ الَّذِينَ كَفَرُوا اتَّبَعُوا الْبَاطِلَ وَأَنَّ الَّذِينَ آمَنُوا اتَّبَعُوا الْحَقَّ مِن رَّبِّهِمْ ۚ كَذَٰلِكَ يَضْرِبُ اللَّهُ لِلنَّاسِ أَمْثَالَهُمْ ‎﴿٣﴾‏ فَإِذَا لَقِيتُمُ الَّذِينَ كَفَرُوا فَضَرْبَ الرِّقَابِ حَتَّىٰ إِذَا أَثْخَنتُمُوهُمْ فَشُدُّوا الْوَثَاقَ فَإِمَّا مَنًّا بَعْدُ وَإِمَّا فِدَاءً حَتَّىٰ تَضَعَ الْحَرْبُ أَوْزَارَهَا ۚ ذَٰلِكَ وَلَوْ يَشَاءُ اللَّهُ لَانتَصَرَ مِنْهُمْ وَلَٰكِن لِّيَبْلُوَ بَعْضَكُم بِبَعْضٍ ۗ وَالَّذِينَ قُتِلُوا فِي سَبِيلِ اللَّهِ فَلَن يُضِلَّ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿٤﴾‏ سَيَهْدِيهِمْ وَيُصْلِحُ بَالَهُمْ ‎﴿٥﴾‏ وَيُدْخِلُهُمُ الْجَنَّةَ عَرَّفَهَا لَهُمْ ‎﴿٦﴾‏ يَا أَيُّهَا الَّذِينَ آمَنُوا إِن تَنصُرُوا اللَّهَ يَنصُرْكُمْ وَيُثَبِّتْ أَقْدَامَكُمْ ‎﴿٧﴾‏ وَالَّذِينَ كَفَرُوا فَتَعْسًا لَّهُمْ وَأَضَلَّ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿٨﴾‏ ذَٰلِكَ بِأَنَّهُمْ كَرِهُوا مَا أَنزَلَ اللَّهُ فَأَحْبَطَ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿٩﴾‏ ۞ أَفَلَمْ يَسِيرُوا فِي الْأَرْضِ فَيَنظُرُوا كَيْفَ كَانَ عَاقِبَةُ الَّذِينَ مِن قَبْلِهِمْ ۚ دَمَّرَ اللَّهُ عَلَيْهِمْ ۖ وَلِلْكَافِرِينَ أَمْثَالُهَا ‎﴿١٠﴾‏ ذَٰلِكَ بِأَنَّ اللَّهَ مَوْلَى الَّذِينَ آمَنُوا وَأَنَّ الْكَافِرِينَ لَا مَوْلَىٰ لَهُمْ ‎﴿١١﴾‏}
صَدق الله العظيم [سورة محمد].

Mazima, temunaffuwa ate musabe emirembe nga mmwe musingako (mu'maanyi); kino ky'ekiisuubizo kya Allah ela Allah talimenyawo kisuubizo kye.
Mazima mujja kulaba okuva mu byewuunyisa by’obuwanguzi bwa Allah nebyemutalowoozaako; wadde mmwe wadde abalabe bammwe, mazima Allah ayina obuyinza ku bintu byonna, kale mangu nnyo Allah yandibawangula olwo bbo bakukyuse (babakube) emigongo nga badduka ebbanga lye munaamala nga munywelera ku kilagiro kya khalifa wa Allah Imam Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, nga bwe twabasuubiza oluvannyuma — lw'essaawa ezitakka wansi wa 24 — okuva ku'ntandikwa y'olutalo, nti Mazima ddala mmwe abawanguzi era mazima ddala mwe abawaambi. Kale Allah tayinza kulemelerwa (kutuukiliza) kisuubizo kye ne khalifa we nga (Kuliko) akakwakkulizo nti muyimilira kw'ebyo bye tubalagidde (okukola):,
Tewali mirembe n'abo abassukka' ekkomo abo abali emikwano-emyeesigwa egya sitaani nga ate eno bbo bakyalemedde ku bulumbaganyi n’okuwamba ettaka lyammwe. Kale tewaba ngeri yonna okubaleka okubabuzaabuza, mazima bbo bamenyawo ebisuubizo era bamenya endagaano, mazima ddala tebayina ndagaano na Allah ne khalifa we, nze ntegeeza abatemu b’abaana, abakazi, neba muteeyamba-abanafu mu Palestine. Abajulizi (martyrs) basanyufu ate ng’ebitundu ebikutuddwako (Ku mibiri) bigezo na kugezesebwa eri abakulembeze b’abasilaamu abalamu, amagye gaabwe, n’abantu baabwe.

Mazima ddala, okubonyaabonyezebwa kw’ebikolobero by’aba zionisti kw'abo abanyigirizibwa, abateekuuma (era) abatalina byakulwaanisa, bannansi ba Gaza abanafu, kigezo okuva eri Allah eri endowooza (y'okuyawula ekibi ku kirungi) ya buli muntu omulamu okuva mu Bawalabu n’abatali Bawalabu bonna okutwaliz'awamu. Aba'zionisti tebaakyewelera kwenŋŋanŋŋa na basajja abatakkiliza okuva mu ggye ly’abakkiriza (abeewaddeyo) okununula Palestine era olwo bbo ne bagenda okutta bannansi abanafu era ba'muteeyamba mu Gaza ey’ekitiibwa, abo abateekuuma era nga tebayina byakulwaanisa, era ne batta abaana, abakazi n’abasajja abanafu abatabalwanyisa ela nga basigala mu maka gaabwe. Ebyembi ekyo tekyaziyiza sitaani z’abantu obutabatigumbula, sitaani z’abantu bwe zityo mu butonde. Bano babi nnyo nti bbo batta n'abawele abayonka mubugenderevu era mu bukambwe.

Mazima ddala aba'zionisti mu Palestine nabuli yenna eyabawagila be batujju okuva mu'nsi zonna abo abakozesa effuga'bbi ku'nsi. Ani Oyo agamba nti ekisinde Kya Hamas n'abasajja ab'obutakkiliza kulw'okunnunula Palestine batujju?! Buli bonna abayogela ekyo bbo be'batujju kulweekyo ku'bbo (baliko) ekikolimo kya Allah, ba malayika, n’abantu bonna okutwaliz'awamu. Omuntu alwanilira ettaka lye n’obutuukirivu bwa Allah (ebifo Bye) ayinza atya okubeela omutujju?! Wala okuva kweekyo, Wala nnyo.. Abange mmwe abakyaamu aba'Zionist, yemmwe abatujju ba ISIS (abo abatondebwaawo mmwe bennyini), kale wano mutta abaana n’abakazi mu ngeri etali ya bwenkanya era essuka'ekkomo, awo Allah asobole okubakolera kino ng’obukakafu obw’olwatu wakati w’emikono gy’ensi nti mwe mwatondawo ISIS era nti mmwe abatujju, ekya'ddala, abakkulira obutujju okuva mu'nsi, ye'mmwe n’abo abalabe b’obuntu nga mmwe, mu mitima gyabwe Allah gye yaggyamu eby’ekitiibwa era ebiluungi ebyembeela z’omuntu.
Allah yafuula emitima gyabwe nga mifundikile ng’amayinja oba okusingawo (mubugummu) tabalina kusaasira eri omwana omuwere, omukazi, omukadde wadde omunafu, era mwelowooleza okuba nti muli maanyi agatawangulwa, naye nze khalifa wa Allah, Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, mbasuubiza n’okusalawo kwa Allah nti ye'mmwe bebassukkulumyeeko, era ye'mmwe abawanguddwa, ng'eno abaserikale ba Allah (abasajja abeetoolodde Al-Aqsa nga balwanilira okukuuma obutukirivu (bwe'bifo) bya Allah) mazima bajja kubeela bawanguzi, abo be basirikale ba Allah, nga ku'bbo Allah yemukuumi waabwe, Omukuumi asinga obuluungi. Era omuwagizi asinga, ate nga mmwe temuyina mukuumi, ku kya'ddala nti Al-Taghoot sitaani ye mukuumi wammwe mugelagelanya ne nnabbubi ezimbye enyumba ate nga esingilayo ddala obunafu mu'mayuumba mu mazima y'ennyumba ya nnabbubi.
Mazima (ndayira) ne Allah, (ndayira) ne Allah, era (ndayira) ne Allah Omunene, tewali ayinza kubawagira; wadde Amerika, Bungereza, Germani, wadde Macron owa Bufalansa), n’abalabe b’obuntu bonna okutwaliz'awamu tebasobola kubawagira. Nze nkimanyi era ntegeela bulungi ebyo byenjogela, era mazima mujja kukimanya nti oyo'yenna Allah gwawagira, tewali ayinza kumussukkulumako (mu'maanyi), era abakyaamu mazima bajja kukimanya nti amaanyi gonna ga Allah (nga tetufuddeeyo) oba amaanyi gaabwe (genkana wa).

Kale muyimilire kw'ebyo bye twabalagira ebyafulumizibwa wakati mu ssaawa abiri mu nnya bukya olutalo lukoleela ku Lwomukaaga (nga musanvu mu October):
https://mahdialumma.net./showthread.php?p=432744

Mubyekwateko-mubinyweelereko nsonga ku nsonga, olwo mujja kulaba ebyewuunyisa by’obuwanguzi bwa Allah n’ebyo mmwe byemutalowoozaako; wadde mmwe wadde aba'zionisti abassukka' ekkomo. Mazima, mu'kkirize ekisuubizo kya Allah mu Kitabo kye ekisalawo Quran enkulu mu kigambo kya Allah owaggulu Asingayo: [Al-Fatt-h] 48:22
{وَلَوْ قَاتَلَكُمُ الَّذِينَ كَفَرُوا لَوَلَّوُا الْأَدْبَارَ ثُمَّ لَا يَجِدُونَ وَلِيًّا وَلَا نَصِيرًا ‎﴿٢٢﴾‏}
صدق الله العظيم [سورة الفتح]،

Kale mukuume endagaano yammwe ne Allah mazima ajja kutuukiriza endagaano yammwe, era muyimilire ku kigambo ky’obutuukirivu: Tewali katonda okuggyako Allah, Ye yekka, talina muyambi ali na'Ye. Era muyimilire ku byonna bye twababuulirira nabyo, okutwaliza awamu n’okusingira ddala, okuyimilira ku bye twabasaba okuyisa obuluungi abayudaaya (abayagala) emirembe, Naye nno muyina okukwasaganya abakambwe ababalwanyisa okuva mu'bbo mu bantu ba'ssabbiiti, mazima ekisuubizo Kya Allah kijja kutuukirizibwa. Nze mbalagila okubeela abaluungi eri abawagizi era abalwanilizi be'ddembe mu bawalabbu n'abatali bawalabbu ne bwebaba nga bali mu batakkiriza, mubalage ekisa n'obwenkanya. Mazima Allah ayagala nnyo abakola obwenkanya. Era Allah teyakolimira batakkiriza okuva mw'abo abalwanilira obuntu (bulama), mu butuufu Allah yakolimira abalabe b’obuntu mu batali Bawarabu n’Abawalabu, Kale munywelere ku bilagiro bya khalifa wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, olwo Allah abafuule ekyokulabirako ekirungi mu maaso g'ensi.

Abange mmwe eggye ly’abakkiriza (abeewaddeyo) okununula Palestine, mubeela abasiima (nga) mugenda mu maaso (nga) mufuba okununula eggwanga okuva ku bantu b'effuga bbi erisinga mu'ttaka eritukuvu, ela munywelere ku kigambo ky’obutuukirivu (obuwanguzi oba obujulizi (martyrdom)), era okwegomba obuwanguzi kisingako gy’oli ne Allah ku'kwagala obujulizi (martyrdom), era mumanye nti nze khalifa wa Allah; Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, Allah ajja kunfuula ne ssenŋŋendo (ey'omuliro) Saqar okussukkuluma ku abantu bonna. Ye Mukuumi Omulungi ennyo era Omuyambi Omulungi ennyo.

Leka ensi zonna zilindilire okuyimuka kw'ebbugumu lya Samar ya saqar mu (sizoni) y'obutiti ejja mumaaso mpaka ku degrees 151, abakyaamu mazima bajja kukimanya,
[Al-Nahl] 16:33
{وَمَا ظَلَمَهُمُ اللَّهُ وَلَٰكِن كَانُوا أَنفُسَهُمْ يَظْلِمُونَ ‎﴿٣٣﴾}
[سورة النحل].

..Era emirembe gibeele ku babaka, n'amatendo gabe ga Allah mukama w'ensi zonna.
.Muganda wa'mmwe khalifa wa (eyalondebwa) Allah; Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni.
__________________

https://mahdialumma.net./showthread.php?p=432560


======== اقتباس =========

اقتباس المشاركة 432560 من موضوع فَتوى الإمام المَهديّ في حَركة حَماس ..

- 4 -
الإمام المهديّ ناصر محمد اليمانيّ
13 - ربيع الآخر - 1445 هـ
28 - 10 - 2023 مـ
06:56 صباحًا
(بحسب التّقويم الرّسميّ لأم القُرى)

[لمتابعة رابط المشاركة الأصلية للبيان]
https://mahdialumma.net./showthread.php?p=432449
___________


لا يَزالُ يَومُ السَّبْتِ (السَّابعِ من أكتوبر) يَومَ نَحْسٍ مُستَمرٍّ عَلى شَيَاطِينِ البَشَرِ بإذن الله الوَاحدِ القَهَّار ..


بِسْم الله الوَاحدِ القَهَّار والصَّلاة والسَّلام على مُحَمَّدٍ رسول الله المُختار بالقرآن العظيم؛ رِسالة الله إلى الثَّقَلين (الإنس والجان)، ثُمَّ أمَّا بَعْد..

فلا يَزال يَومُ السَّبت (السَّابع من أكتوبر) يوم نَحْسٍ مُستَمِرٍّ، ومِن نصرٍ إلى نصرٍ بإذن الله الواحِد القَهَّار، فلا تظنوا يا معشَر جَيْش المؤمنين لتحرير فلسطين أنَّكم لوحدكم؛ ولا نُريد فتنتكم، واعلموا أنما النَّصر مِن عِنْد الله، واعلموا عِلْم اليَقين أنَّه إنْ يَنصركم الله فلا غالِب لَكُم لو اجتمعت كافّة جيوش شياطين البشر غير أنَّ معكم الله هو مَولاكم؛ نِعْمَ المَولى ونِعْمَ النَّصير، فلا تَهِنوا وتدعُوا إلى السَّلْمِ وأنتم الأعلَون، وتَذَّكروا قَول الله تعالى: {الَّذِينَ كَفَرُوا وَصَدُّوا عَن سَبِيلِ اللَّهِ أَضَلَّ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿١﴾‏ وَالَّذِينَ آمَنُوا وَعَمِلُوا الصَّالِحَاتِ وَآمَنُوا بِمَا نُزِّلَ عَلَىٰ مُحَمَّدٍ وَهُوَ الْحَقُّ مِن رَّبِّهِمْ ۙ كَفَّرَ عَنْهُمْ سَيِّئَاتِهِمْ وَأَصْلَحَ بَالَهُمْ ‎﴿٢﴾‏ ذَٰلِكَ بِأَنَّ الَّذِينَ كَفَرُوا اتَّبَعُوا الْبَاطِلَ وَأَنَّ الَّذِينَ آمَنُوا اتَّبَعُوا الْحَقَّ مِن رَّبِّهِمْ ۚ كَذَٰلِكَ يَضْرِبُ اللَّهُ لِلنَّاسِ أَمْثَالَهُمْ ‎﴿٣﴾‏ فَإِذَا لَقِيتُمُ الَّذِينَ كَفَرُوا فَضَرْبَ الرِّقَابِ حَتَّىٰ إِذَا أَثْخَنتُمُوهُمْ فَشُدُّوا الْوَثَاقَ فَإِمَّا مَنًّا بَعْدُ وَإِمَّا فِدَاءً حَتَّىٰ تَضَعَ الْحَرْبُ أَوْزَارَهَا ۚ ذَٰلِكَ وَلَوْ يَشَاءُ اللَّهُ لَانتَصَرَ مِنْهُمْ وَلَٰكِن لِّيَبْلُوَ بَعْضَكُم بِبَعْضٍ ۗ وَالَّذِينَ قُتِلُوا فِي سَبِيلِ اللَّهِ فَلَن يُضِلَّ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿٤﴾‏ سَيَهْدِيهِمْ وَيُصْلِحُ بَالَهُمْ ‎﴿٥﴾‏ وَيُدْخِلُهُمُ الْجَنَّةَ عَرَّفَهَا لَهُمْ ‎﴿٦﴾‏ يَا أَيُّهَا الَّذِينَ آمَنُوا إِن تَنصُرُوا اللَّهَ يَنصُرْكُمْ وَيُثَبِّتْ أَقْدَامَكُمْ ‎﴿٧﴾‏ وَالَّذِينَ كَفَرُوا فَتَعْسًا لَّهُمْ وَأَضَلَّ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿٨﴾‏ ذَٰلِكَ بِأَنَّهُمْ كَرِهُوا مَا أَنزَلَ اللَّهُ فَأَحْبَطَ أَعْمَالَهُمْ ‎﴿٩﴾‏ ۞ أَفَلَمْ يَسِيرُوا فِي الْأَرْضِ فَيَنظُرُوا كَيْفَ كَانَ عَاقِبَةُ الَّذِينَ مِن قَبْلِهِمْ ۚ دَمَّرَ اللَّهُ عَلَيْهِمْ ۖ وَلِلْكَافِرِينَ أَمْثَالُهَا ‎﴿١٠﴾‏ ذَٰلِكَ بِأَنَّ اللَّهَ مَوْلَى الَّذِينَ آمَنُوا وَأَنَّ الْكَافِرِينَ لَا مَوْلَىٰ لَهُمْ ‎﴿١١﴾‏} صَدق الله العظيم [سورة محمد]؛ فلا تَهِنوا وتَدعُوا إلى السَّلْم وأنتم الأعلَون؛ وَعْد الله إنَّ الله لا يُخلِف المِيعاد.

ولسوف تَرَون مِن عجائب نَصْر الله ما لم تَكونوا تَحتَسِبون لا أنتم ولا أعداؤكم، إنَّ الله على كُلِّ شَيءٍ قَديرٍ، فَسُرعان ما يهزمهم الله فَيُوَلّونكم الأدبار ما دُمتم مُلتَزمين بأوامر خليفة الله الإمام المَهديّ ناصِر مُحَمَّد اليمانيّ، فكما وعدناكم بَعدَ أقلّ مِن 24 ساعة مِن بَدْءِ الحَرب أنَّكُم أنتم المُنتَصِرون وأنَّكم أنتم الغالِبون، فَلن يُخلِف الله وعده وخليفته بشرط أن تلتزموا بما أمرناكم به: فلا سَلام مع المُعتَدين أولياء الشياطين وهُم لا يزالون مُصِرِّين على العدوان واحتلال أرضكم، فإيَّاكم أن يخدعوكم فإنهم يُخلِفون الوعود وينكثون العهود فلا عَهْد لهم عند الله وخليفته؛ وأقصِد قَتَلَة الأطفال والنِّساء والمُستَضعَفين في فلسطين. والشُّهداء سُعداء، وإنما الأشلاء تَمحيصٌ وابتلاءٌ للأحياء مِن قادة المُسلِمين وجيوشهم وشعوبهم.

ألا وإنَّ ابتلاء جرائم الصَّهاينة في المُستَضعَفين المواطنين في غَزَّة العُزَّل مِن السِّلاح هو بلاءٌ مِن الله لضمير كُلِّ إنسانٍ حَيٍّ في العَرَب وفي شعوب الأعاجِم أجمَعين، ولم يجرؤ الصَّهاينة على مُواجهة رجال المُقاومة مِن جيش المؤمنين لتحرير فلسطين ثم يذهَبون لقتْل الضُّعفاء والمَساكين مِن مواطني غَزَّة المُكرَّمة العُزَّل مِن السِّلاح فيقتلون الأطفال والنِّساء والمُستَضعَفين مِن الرِّجال الذين لم يقاتلوهم وملتزمون ديارهم، فلم يشفع لهم عند شياطين البشر من الصَّهاينة فهكذا هم شياطين البشر بطبيعتهم؛ يكونون مجرمين فيقتلون الأطفال الرُّضَّع عَمْدًا وعدوانًا.

ألا إنَّ الصَّهاينة في فلسطين ومَن ناصرهم مِن العالَمين هُم الإرهابيِّون في العالمين المُفسِدون في الأرض، فمن ذا الذي يقول أنَّ حَرَكة حماس ورجال المقاومة لتحرير فلسطين إرهابيِّون؟! فَمَن يقول أنَّهُم إرهابيِّون فإنَّ عليه لعنة الله والملائكة والنَّاس أجمعين، فكيف يكون إرهابيًّا مَن يُدافِع عن أرضه ومُقَدَّسات الله؟! هيهات هيهات يا معشَر المُجرِمين مِن الصَّهاينة، ألا إنّكم أنتم داعش الإرهابيون (مِن صُنعكم)، فها أنتم تقتلون الأطفال والنِّساء ظُلمًا وعدوانًا ليجعل الله ذلك عليكم بُرهانًا مُبينًا بين يدَي العالَمين أنَّكم أنتم مَن صَنَع داعش وأنكم أنتم الإرهابيون؛ بل رأس الإرهاب في العالَمين، أنتم ومَن كان مِن أعداء الإنسانيَّة أمثالكم الذين نزع الله مِن قلوبهم الصِّفات الإنسانيّة النَّبيلة والجميلة، فجعل الله قلوبهم غُلفًا كالحِجارة أو أشَدّ قَسوةً لا يَرحَمون طِفلًا ولا امرأةً ولا مُسِنًّا ولا مُستَضعَفًا، وتَظَنًّون أنفسكم القُوَّة التي لا تُقهَر، ولكني خليفة الله المهديّ ناصر محمد اليمانيّ أعدكم بإذن الله أنكم أنتم المقهورون، وأنكم أنتم المهزومون، وأنَّ جُنْد الله (رجالٌ حول الأقصى المُدافِعين على مُقَدَّسات الله) لَهُم الغالِبون، ذلك بأنَّ جُنْد الله مولاهم الله نِعْمَ المَولَى ونِعْمَ النَّصير، وأنتم لا مَولَى لَكُم، كون وليّكُم الطَّاغوت؛ كمثل العَنكبوت اتَّخذت بيتًا وإنَّ أوهَن البيوت لبيت العنكبوت.

فوالله وتالله وبالله العَظيم لا يستطيعون نَصركم (أمريكا ولا بريطانيا ولا ألمانيا ولا ماكرون؛ فرنسا)، ولا يستطيع نُصرَتكم أعداءُ الإنسانيَّة أجمَعين، وأعلَم وأعي ما أقول، ولسوف تعلمون أنَّ مَن ينصره الله فلا غالِب له، ولسوف يعلم المُجرمون أن القوَّة لله جميعًا مَهما كانت قُوَّاتهم.

فالتزموا بِما أمرناكم بِه في البيان الذي صدر في خلال أربَع وعشرين ساعة مُنذ اندلاع حَرْب السَّبت (السَّابِع مِن أكتوبر):
https://mahdialumma.net./showthread.php?p=430144

وتمسَّكوا به نُقطَة نُقطَة فَمِن ثم ترون عَجائب نصر الله بما لم تكونوا تحتَسِبون أنتم ولا الصَّهاينة المُعتَدون
؛ فَصَدِّقوا وَعْد الله في مُحكَم كتابه القرآن العظيم في قول الله تعالى: {وَلَوْ قَاتَلَكُمُ الَّذِينَ كَفَرُوا لَوَلَّوُا الْأَدْبَارَ ثُمَّ لَا يَجِدُونَ وَلِيًّا وَلَا نَصِيرًا ‎﴿٢٢﴾‏} صدق الله العظيم [سورة الفتح]، فأوفوا بعهد الله يوفِ بعهدكم، والتزموا بكَلِمة التَّقوى: (لا إله إلا الله وحده لا شريك له)، والتزموا بِكُلِّ ما وصَّيناكم به (عامًّا وخاصًّا)، والتزموا بما وَصَّيناكم به خيرًا (في معاملة اليهود المُسالِمين خيرًا)؛ بل عليكم بالمُعتَدِين مِنهم الذين يقاتلونكم منهم (مِن أصحاب السبت) وكان وعدًا مَفعولًا، ونستَوصيكم بأوليائكم مِن أصحاب الإنسانيَّة الصَّادقين في العَرَب والعَجَم حتى وإن كانوا كافرين، فبرّوهم وأقسطوا إليهم إنَّ الله يُحِب المُقسِطين، فبرّوهم وأقسِطوا إليهم، وما لعَن الله الكُفَّار مِن أصحاب الإنسانية بل لعَن الله أعداء الإنسانية في الأعاجِم والعَرَب، فاعتصموا بأوامِر خليفة الله المَهديّ ناصِر مُحَمَّد اليمانيّ فيجعلكم الله أسوةً حَسنةً للعالَمين.

فكونوا مِن الشاكرين يا جَيش المُؤمنين لتحرير فلسطين مُستَمِرِّين في الجهاد في تحرير البلاد من أصحاب الفَساد الأكبَر في الأرض المُبارَكة، والزَموا كَلِمة التَّقوى (نصرٌ أو استشهادٌ)، وتمَنّوا النَّصر خيرٌ عند الله لكم مِن تمَنّي الشَّهادة، واعلموا أنّي خليفة الله المهديّ ناصر محمد اليمانيّ سوف يُظهرني الله بكوكب سَقَر على كافَّة البشر نِعم المولى ونِعم النَّصير.

فلينتَظِر العالَمين رفع حرارة صَيْف سَقَر في الشتاء القادم إلى (151 درجة)، ولسوف يعلم المجرمون، {وَمَا ظَلَمَهُمُ اللَّهُ وَلَٰكِن كَانُوا أَنفُسَهُمْ يَظْلِمُونَ ‎﴿٣٣﴾} [سورة النحل].

وسلامٌ على المُرسَلين والحمدُ لله ربِّ العَالَمين..
أخُوكم خليفة الله الإمام المهديّ؛ ناصِر مُحَمَّد اليمانيّ.
_________
اضغط هنا لقراءة البيان المقتبس..